
By Ssebo Lule
Nyambala emivumba ne ŋŋoma
Nnesala emivumba ne nvimba
Bwe ngattagatta emivumba,
Nkolamu ssitayiroooooo…..
Fashionista!
Fashionista!
Mwebale, mwebale, mwebale
Mwebale kutwerabiza ngoye,
Ezaffe eza wano.
Mwebale, mwebale, mwebale
Mwebale emiziina
Mwebale enjulifu
Mwebale eziweddewo
Mwebale.
Mwebale, mwebale, mwebale
Mwebale emivumba.
Mwebale, mwebale, mwebale
Mwebale emivumba.
Mwebale, mwebale, mwebale
Mwebale emivumba.